Thu. Apr 25th, 2019

Here are the rich Lyrics to Radio’s ‘Tambula Nange’ anthem!

There is indeed no other way to celebrate Radio’s talent and to pray for his soul to Rest In Peace other than reciting this anthem. Our team put the lyrics together for you.

Let’s pray;

      VERSE  I
Leero ndukukwasiza Katonda, Gw’eyakola byoona
N’omusaana n’ogwaasa,
Byona byendaba, N’ebyekwese ewaala,
Kasiita ndi nawe asiinga, ela lumu ndibizuula

Byenakwatako Leero Bisek’Omukono gwo
Ondage ng’ekuubo, Onjasiize etaala hmm hm

CHORUS
Katonda tambula nange
Mpanguzaako leero nange e e eh
Katonda tandiika nange eh eh
Ndongoseza ndaga ekiisa

      VERSE II
Hm hm hmm
Amanyi g’omukwano gwo gamalemu obunaafu
Mpereza n’omuguwa, ninyisa amadala ah ah aah
Ekiro enkuuba yasuz’efukirira
Emiiti n’ebimuri, ekyokulya tukisubiira
Wano wendi ndiiwo kululwo
Amayanja emigga, Webaale kungabirira
ah ah aah

CHORUS
Katonda tambula nange
Mpanguzaako leero nange e e eh
Katonda tandiika nange eh eh
Ndongoseza ndaga ekiisa ah ah

      VERSE III
Hm hm hm
Byonkolera mbisiima, byoona ebyamagero
Gw’Omanyi n’ekipiimo , Ekirungi ekimara
Nkusobya buli lukedde nesikwemenyera
Gwe ng’ate bambi oyagala
Nze ndem’okukwerabira a a ah
Nkulwanyiisa maziima kinziziz’emabega
Ntukuliz’oluliimi lwange, naliz’emikono gyange e e ehh eh

CHORUS
Katonda tambula nange
Mpanguzaako leero nange e e e
Katonda tandiika nange eh eh
Ndongoseza ndaga ekiisa ah aah

9 thoughts on “Here are the rich Lyrics to Radio’s ‘Tambula Nange’ anthem!

  1. Rest in peace My soldier, my entertainer, my friend, singer and top vocalist… forever Remembered is you… I love u Mowzey…

Comments are closed.

Advertise Here

Advertise Here

Advertise Here